Jeremiah 48:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe tewasekerera Yisirayeli? Yali asangiddwa mu babbi olyoke omunyeenyeze omutwe buli lwe wamwogerangako?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri tewagisekereranga? Baali bamukutte mu bubbi, olyoke onyeenye omutwe gwo ng’omusekerera buli lw’omwogerako?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri teyali wa kusekererwa gyoli? Yaasangibwa babbi? Era nga buli lw'omwogerako omunyenyeza omutwe?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe Mowaabu lwaki wasekerera Yisirayeli? Yali mu kibinja ky'ababbi? Buli lw'ogitunulako ggwe oginyeenyeza omutwe!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Isiraeri teyali wa kusekererwa gy'oli? yalabika mu babbi? kubanga buli lw'omwogerako onyeenya omutwe gwo.