Jeremiah 48:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mowabu amenyeddwa!’ abaana baakyo bayoogaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mowaabu alimenyebwa; abawere ne bakaaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mowaabu azikiridde; okukaaba kuwuliddwa okutuukira ddala e Zowaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ensi Mowaabu ezikiridde! Wulira abaana baayo abato bakaaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mowaabu azikiridde; abaana baamu abato bawulizizza okukaaba.