Jeremiah 48:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mowabu alizikirira ng'eggwanga, kubanga yeewanika ku Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mowaabu alizikirizibwa, kubanga yajeemera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Mowaabu alizikirizibwa, obutaba ggwanga, kubanga yeegulumiriza ku Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mowaabu alizikirizibwa, n'akoma okuba eggwanga, kubanga yanjeemera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Mowaabu alizikirizibwa obutaba ggwanga, kubanga yeegulumizizza eri Mukama.