Jeremiah 49:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bamulekwa bo baleke, nze nzija kubakuuma nga balamu, ne bannamwandu bo basuubirire mu nze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bamulekwa mu mmwe mubaleke, ndibalabirira. Ne bannamwandu mu mmwe banneesige.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Leka abaana bo abatalina bakitaabwe, nze nja kubakuuma nga balamu; ne bannamwandu bo banneesige nze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muleke bamulekwa bammwe, Nze nja kubalabirira. Ne bannamwandu bammwe banneesige.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Leka abaana bo abatalina kitaabwe, nze ndibakuuma okuba abalamu; ne bannamwandu bo banneesige nze.