Jeremiah 49:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama kino ky'agamba: “Obanga abo abataali ba kunywa kikompe baakinywa, ggwe onoosigala nga tobonerezeddwa? Ojja kukinywa
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Obanga abo abatandinywedde ku kikompe bawaliriziddwa okukinywako, lwaki mmwe temubonerezebwa? Temuuleme kubonerezebwa, mulina okukinywa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama nti, “Oba nga abo abaali batagwanidde kunywa ku kikompe kya kubonerezebwa baakinywako, ggwe oligenda nga tobonerezeddwa? Toligenda nga tobonerezeddwa, ekikompe olikinywerako ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oba nga n'abatasaanidde kubonerezebwa, nabo babonerezebwa, ne mulowooza nti temulibonerezebwa? Temugenda kutalizibwa, naye mulibonerezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bw'ati bw'ayogera Mukama nti Laba, abo abaali batagwanidde kunywa ku kikompe tebalirema kunywa; naawe ggwe wuuyo aliwonera ddala okubonerezebwa toliwona obutabonerezebwa, naye tolirema kunywa.