Jeremiah 49:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ekyajja eri Yeremiya omulanzi mu masooka g'obwakabaka bwa Zedekiya kabaka wa Yuda nga kifa ku Elamu nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kigambo kya Mukama Katonda ekyajjira nnabbi Yeremiya ekikwata ku Eramu, nga Zeddekiya kabaka wa Yuda kyajje alye obwakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kya Mukama ekyajja eri Yeremiya nnabbi nga kikwata ku Eramu, Zeddekiya kabaka wa Yuda, bwe yali nga kyajje afuuke kabaka, nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zeddeekiya nga kyajje afuuke kabaka wa Buyudaaya, Mukama, n'ayogera nange ebifa ku nsi ya Elamu, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kya Mukama ekyajjira Yeremiya nnabbi ekya Eramu, Zeddekiya kabaka wa Yuda nga kyajje alye obwakabaka, nga kyogera nti