Jeremiah 49:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnamulondo yange nzija kugisimba mu Elamu, nzikirize kabaka n'abakungu be, Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nditeeka entebe yange ey’obwakabaka mu Eramu era nzikirize kabaka we n’abakungu be,” bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nditeeka nnamulondo yange mu Eramu, era ndizikiriza kabaka waabwe, n'abakungu baabwe,” bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndizikiriza bakabaka baabwe, ne nteekayo entebe yange ey'obwakabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nditeeka entebe yange mu Eramu, ne mmalamu omwo kabaka n'abakungu, bw'ayogera Mukama.