Jeremiah 49:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyokka ng'ennaku ziyiseewo ndikomyawo abasibe ba Elamu, Omukama y'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wabula ekiseera kijja, lwe ndiddiramu Eramu,” bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye mu nnaku ez'oluvannyuma, ndizzawo emikisa gya Eramu, bw'ayogera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oluvannyuma, ndizzaawo ebirungi bya Elamu. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye olulituuka mu nnaku ez'oluvannyuma ndikomyawo nate obusibe bwa Edomu, bw'ayogera Mukama.