Jeremiah 5:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Naye era ne mu biro ebyo,” Omukama y'agamba, “sigenda kubazikiririza ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “Naye ne mu nnaku ezo sigenda kubazikiririza ddala kubamalawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era naye ne mu biro ebyo, bw'ayogera Mukama, siribasaanyizaawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Naye ne mu biro ebyo, siribasaanyizaawo ddala mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ne mu biro ebyo, bw'ayogera Mukama, sirikomekkerereza dala gye muli.