Jeremiah 5:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wadde bagamba nti: ‘Mazima Omukama nga mulamu,’ mazima balayira bya bulimba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bwe boogera nti, ‘Nga Mukama bwali omulamu;’ baba balayirira bwereere.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era wadde boogera nti, “Nga Mukama bw'ali omulamu,” naye mazima balayira bya bulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne bwe bagamba nti: “Nga Mukama bw'ali omulamu,” balayira bya bulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne bwe boogera nti Nga Mukama bw'ali omulamu, mazima balayira bya bulimba.