Jeremiah 5:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abantu bano, balina omutima omuwaganyavu, era omujeemu; bawunjuse ne bagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abantu bano balina omutima omwewagguze era omujeemu. Bajeemye banvuddeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu bano balina omutima omuwaganyavu era omujeemu; bajeemye bagenze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bantu mmwe, muli ba mitima mikakanyavu, era bajeemu. Munvuddeko ne mugenda.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abantu bano balina omutima omuwaganyavu era omujeemu; bajeemye bagenze.