Jeremiah 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali ng'embalaasi endiise, ezitaamye; buli omu ng'abebera mukazi wa munne.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baali ng’embalaasi ennume ezikkuse ezitaamye, buli muntu ng’akaayanira muka munne.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baali ng'embalaasi ezaaliisibwa obulungi, buli muntu ng'akayanira mukazi wa munne.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baali ng'embalaasi eza sseddume eziriisiddwa obulungi, ezirulunkanira okulinnyira enkazi: buli omu ne yeegomba muka munne!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baali ng'embalaasi ezaaliisibwa enkya: buli muntu ng'abebera mukazi wa munne.