Jeremiah 50:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo Omukama kye yayogera ku Babiloni ne ku nsi y'Abakaludeya, ng'akiyisa mu Yeremiya:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kigambo Mukama Katonda kye yayogerera mu nnabbi Yeremiya ekikwata ku Babulooni n’ensi ey’Abakaludaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo Mukama kye yayogera ekikwata ku Babbulooni, nga kifa ku nsi ey'Abakaludaaya ng'ayita mu Yeremiya nnabbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buno bwe bubaka Mukama bwe yampa nga bufa ku kibuga Babilooni: ne ku bantu baamu:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo Mukama kye yayogera ekifa ku Babulooni, eky'ensi ey'Abakaludaaya, mu Yeremiya nnabbi.