Jeremiah 50:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaludeya ya kunyagibwa; bonna abalimunyaga balimatira, Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo ensi y’Abakaludaaya erinyagibwa; abo bonna abaliginyaga balitwala byonna bye baagala,” bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale ensi y'Abakaludaaya erinyagibwa, era abo abaginyaga, balitwala buli kye baagala, bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi y'Abakaludaaya erinyagibwa. Era abo abaginyaga, balitwala buli kye baagala. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale Obukaludaaya buliba munyago: bonna ababunyaga balikkuta, bw'ayogera Mukama.