Jeremiah 51:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama alaze nga bwe tuli abatuufu. Mujje tulombojjere mu Siyoni Omukama Katonda waffe by'akoze.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘ Mukama atulwaniridde, mujje tukitegeeze mu Sayuuni ekyo Mukama Katonda waffe ky’akoze.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ayolesezza obutuukirivu bwaffe; mujje tulangirire mu Sayuuni omulimu gwa Mukama Katonda waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Abantu bange baleekaana nti: ‘Mukama alaze nga ffe batuufu. Tugende tutegeeze ab'omu Yerusaalemu, Mukama Katonda waffe by'akoze.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ayolesezza obutuukirivu bwaffe: mujje tubuulire mu Sayuuni omulimu gwa Mukama Katonda waffe.