Jeremiah 51:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyokka ndisasuza Babiloni n'abantu bonna ab'e Kaludeya awo mu maaso gammwe olw'obugwenyufu bwonna bwe baalaga e Siyoni,” Omukama bw'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndisasula Babulooni ne bonna ababeeramu nga mulaba olw’ebibi byonna bye baakola mu Sayuuni,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndisasula Babbulooni n'abo bonna abali mu Bakaludaaya olw'obubi bwabwe bwonna bwe baakakola mu Sayuuni mmwe nga mulaba, bw'ayogera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Muliraba bwe nsasula Babilooni n'Abakaludaaya bonna, olw'ebibi byonna bye baakola mu Siyooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndisasula Babulooni n'abo bonna abali mu Bukaludaaya obubi bwabwe bwonna bwe baakakola mu Sayuuni mmwe nga mulaba, bw'ayogera Mukama: