Jeremiah 51:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndibaserengesa ng'obuliga mu bbaagiro, ng'endiga ennume n'embuzi ennume.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndibaserengesa ng’abaana b’endiga, battibwe, ng’endiga n’embuzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndibaserengesa ng'abaana b'endiga okuttibwa, ng'endiga ennume wamu n'embuzi ennume. ’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndibatwala okuttibwa ng'abaana b'endiga, era ng'endiga n'embuzi eza sseddume. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndibaserengesa ng'abaana b'endiga okuttibwa, ng'endiga ennume wamu n'embuzi emmandwa.