Jeremiah 51:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sesaki ddala kiwambiddwa! Ettendo ly'ensi yonna liwambibwa litya! Nga kyekango Babiloni ky'afuuse mu mawanga!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Sesaki nga kiriwambibwa, okujaguza kw’ensi yonna kugwewo. Babulooni kifuuse matongo eri amawanga!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Babbulooni nga kimenyeddwa! Ettendo ery'ensi zonna liwambiddwa! Babbulooni nga kifuuse ekitiisa mu mawanga!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ayogera ku Babilooni nti: “Ekibuga ekitenderezebwa ensi yonna, kiwambiddwa. Babilooni nga kifuuse matongo mu mawanga!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sesaki nga kimenyeddwa! n'ettendo ery'ensi zonna nga balisonookerezza! Babulooni nga kifuuse amatongo mu mawanga!