Jeremiah 51:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mukiddukemu, bantu bange. Buli omu awonye obulamu bwe, mudduke obusungu bw'Omukama obwesera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mukiveemu, abantu bange! Mudduke muwonye obulamu bwammwe! Mudduke muwone obusungu bwa Mukama obubuubuuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Muve wakati mu kyo, mmwe abantu bange! Buli muntu awonye obulamu bwe okuva mu busungu obukambwe obwa Mukama!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ba Yisirayeli, mudduke muveeyo, mwewonye obusungu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe abantu bange, muve wakati mu kyo, mwerokole buli muntu ekiruyi kya Mukama.