Jeremiah 51:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeremiya yali agambye Seraaya nti: “Bw'otuukanga e Babiloni, laba nti ebigambo bino obisoma mu lwatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yagamba Seraya nti, “Bw’otuuka mu Babulooni, laba ng’osoma mu ddoboozi ery’omwanguka ebigambo bino byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeremiya n'agamba Seraya nti, Bw'olituuka mu Babbulooni, olabanga ng'osoma mu lwatu ebigambo bino byonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba Seraya nti: “Bw'olituuka mu Babilooni, osomeranga abantu mu lwatu ebigambo bino byonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yeremiya n'agamba Seraya nti Bw'olituuka mu Babulooni, kale tolemanga kusoma, ebigambo bino byonna,