Jeremiah 51:63 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'omalanga okusoma ekitabo kino, ng'okisibako ejjinja, ng'okikasuka mu Furaati
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’omalanga okusoma omuzingo guno gusibeeko ejjinja ogukanyuge mu mugga Fulaati.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olulituuka bw'olimala okusoma ekitabo kino, n'olyoka okisibako ejjinja n'okisuula mu mugga Fulaati wakati:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'olimala okusoma ekitabo kino, n'olyoka okisibako ejjinja, n'okisuula mu Mugga Ewufuraate wakati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka bw'olimala okusoma ekitabo kino, n'olyoka okisibako ejjinja n'okisuula mu Fulaati wakati: