Jeremiah 52:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekibi mu maaso g'Omukama nga Yoyakimu bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zeddekiya n’akola eby’omuzizo mu maaso ga Mukama, nga Yekoyakimu bwe yali akoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zeddekiya nnakola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi, nga byonna bwe byali Yekoyakimu bye yali akoze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zeddeekiya yakola ebibi mu maaso ga Mukama, nga Yehoyakiimu bye yali akoze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akolanga ebyo ebyali mu maaso ga Mukama ebibi, nga byonna bwe byali Yekoyakimu bye yali akoze.