Jeremiah 52:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abo Nebuzaradani omukulu w'abakuumi ba kabaka yabatwala eri kabaka w'e Babiloni mu Ribula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nebuzaladaani omuduumizi n’abatwala bonna n’abaleeta eri kabaka w’e Babulooni e Libuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nebuzaladaani omukulu w'abambowa n'abatwala bonna eri kabaka w'e Babbulooni e Libula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nebuzaradaani n'abatwala eri kabaka wa Babilooni eyali e Ribula,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Nebuzaladaani omukulu w'abambowa n'abatwala n'abaleeta eri kabaka w'e Babulooni e Libula.