Jeremiah 52:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayogeranga naye bulungi; n'amuwa entebe ey'ekitiibwa eyali esukkulumye ku ntebe za bakabaka banne abaali naye mu Babiloni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayogera naye n’ekisa n’amuwa entebe ey’ekitiibwa eya waggulu okusinga eza bakabaka abalala abaali naye e Babulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Evirumerodaaki n'alaga Yekoyakini ekisa, era n'amuwa ekifo eky'ekitiibwa okusinga ekya bakabaka abalala abaali awamu naye nga basibe mu Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Evilumerodaaki n'alaga Yehoyakiini ekisa, era n'amuwa ekifo ekyekitiibwa okusinga ekya bakabaka abalala, abaali naye e Babilooni mu busibe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ayogera naye eby'ekisa, n'agulumiza entebe ye okusinga entebe za bakabaka abaali awamu naye mu Babulooni.