Jeremiah 52:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibuga ne bakizingiza okutuusa mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogw'obwakabaka bwa Zedekiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibuga ne bakizimbako ebifunvu okutuusa mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu ogw’obufuzi bwa kabaka Zeddekiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibuga n'ekizingizibwa okutuuka ku mwaka ogw'ekkumi n'ogumu (11) ogwa kabaka Zeddekiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'akizingiza okutuuka mu mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogw'obwa kabaka bwa Zeddeekiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibuga ne kizingizibwa okutuuka ku mwaka ogw'ekkumi n'ogumu ogwa kabaka Zeddekiya.