Jeremiah 6:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nkutaddewo ng'omugezesa w'ekyuma mu bantu bange, omanye, era ogeze amakubo gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nkufudde ekigezesa abantu bange n’ekyuma, osobole okulaba n’okugezesa amakubo gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Nkufudde agezesa ebyuma, abantu bange balinga ebyuma; obagezese olyoke omanye, era okeme ekkubo lyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yeremiya, nkutaddewo mu bantu bange, obageze olabe nga bwe bafaanana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkufudde kigo era lukomera mu bantu bange; olyoke omanye okeme ekkubo lyabwe.