Jeremiah 7:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ne kijjira Yeremiya nga kiva ew'Omukama, nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye kigambo ekyajjira Yeremiya okuva eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo ekyajja eri Yeremiya ekyava eri Mukama nga kyogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'ampa nze Yeremiya, obubaka, n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo ekyajjira Yeremiya ekyava eri Mukama nga kyogera nti