Jeremiah 7:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kubagoba mu maaso gange, nga bwe nakola baganda bammwe bonna, ezzadde lya Efurayimu lyonna.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndibagoba ne mu maaso gange, nga bwe nagoba baganda bammwe bonna, ezzadde lya Efulayimu lyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndibasuula okuva mu maaso gange, nga bwe nnasuula baganda bammwe bonna, ezzadde lyonna erya Efulayimu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ndibagoba mmwe mu maaso gange, nga bwe nagoba baganda bammwe bonna, abantu ba Efurayimu. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndibasuula okuva mu maaso gange, nga bwe nnasuula baganda bammwe bonna, ezzadde lyonna erya Efulayimu.