Jeremiah 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe tolaba bye bakola mu bibuga bya Yuda, ne mu nguudo za Yeruzaalemu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tolaba bye bakola mu bibuga bya Yuda era ne mu nguudo za Yerusaalemi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tolaba bye bakola mu bibuga bya Yuda ne mu nguudo ez'e Yerusaalemi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tolaba bye bakola mu bibuga bya Buyudaaya, ne mu nguudo za Yerusaalemu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tolabye bye bakola mu bibuga bya Yuda ne mu nguudo ez'e Yerusaalemi?