Jeremiah 7:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mmwe mwesiga ebigambo by'obulimba ebitagasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale laba, mwesiga ebigambo ebitaliimu, ebitagasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Laba, mwesiga ebigambo eby'obulimba ebitayinza kugasa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye kale mwesiga ebigambo eby'obulimba ebitalina mugaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, mwesiga ebigambo eby'obulimba ebitayinza kugasa.