Jeremiah 8:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tekyali masanda ga ddagala mu Gileyaadi? Tekyali musawo n'omu? Lwaki ekiwundu ky'abantu bange tekiwonyezebwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teri ddagala mu Gireyaadi? Teriiyo musawo? Lwaki ekiwundu ky’abantu bange tekiwonyezebwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teri ddagala mu Gireyaadi? Teri musawo eyo? Kale kiki ekirobedde omuwala w'abantu bange okuwona?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teri ddagala mu Gileyaadi? Tekyaliyo musawo? Kale kiki ekirobedde abantu bange okuwona?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Teri ddagala mu Gireyaadi? teri musawo eyo? kale kiki ekirobedde omuwala w'abantu bange okuwona?