Job 1:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale gezaako ogolole omukono gwo okwate ku byonna by'alina, oliraba takuvumiridde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale geza okwate ku by’alina obimuggyeko olabe nga taakwegaane nga n’ensi yonna eraba!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kaakano golola omukono gwo omuggyeko byonna by'alina, ajja ku kwegaanira mu maaso go.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano golola omukono gwo omuggyeko byonna by'alina, ajja kukwegaana ng'olaba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano golola omukono gwo okome ku byonna by'alina, kale alikwegaanira mu maaso go.