Job 1:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bino byonna Yobu teyayonoona era teyavunaana Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bino byonna Yobu teyayonoona kubanga teyeemulugunyiza Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ebyo byonna Yobu teyayonoona, era teyanenya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ebyo byonna ebyagwawo, Yobu teyayonoona, wadde okunenya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu ebyo byonna Yobu teyayonoonanga, so teyavuma Katonda busirusiru.