Job 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu, abaana ba Katonda bajja okweyanjula ew'Omukama, ne Sitaani n'abajjiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku lumu, bamalayika ne bajja mu maaso ga Mukama, ne Setaani naye n’ajjiramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olunaku lwali lumu, abaana ba Katonda ne bajja okukiika mu maaso ga Mukama, ne Setaani naye n'ajjira mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olunaku lwali lumu, bannaggulu ne bajja okweyanjula mu maaso ga Mukama. Ne Sitaani naye n'ajjira mu bo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olunaku lwali lumu abaana ba Katonda ne bajja okukiika mu maaso ga Mukama, ne Setaani naye n'ajjira mu bo.