Job 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sitaani n'addamu nti: “Olowooza Yobu atiira bwereere Katonda?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Setaani n’addamu Mukama Katonda nti, “Ekitiibwa akussaamu kya bwereere?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Setaani n'addamu Mukama nti, “Yobu atiira bwereere Katonda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Sitaani n'addamu Mukama nti: “Yobu akussizaamu bwereere ekitiibwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Setaani n'addamu Mukama n'ayogera nti Yobu atiira bwereere Katonda?