Job 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'onnyambaza olususu n'ennyama, n'onduka n'amagumba n'ebinywa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewannyambaza omubiri n’olususu, n’oluka amagumba n’ebinywa n’ongatta?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wannyambaza ennyama n'olususu, N'ongatta wamu n'amagumba n'ebinywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wataba amagumba gange n'ebinywa n'ogabikkako ennyama n'olususu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wannyambaza eddiba n'omubiri, Era wangatta wamu n'amagumba n'ebinywa.