Job 10:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wampa obulamu, n'ondaga ekisa, mu bulabirizi bwo okuuma omwoyo gwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale wampa okuganja mu maaso go, era walabirira, n’omwoyo gwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wampa obulamu n'okuganja, Okufaayo kwo gyendi kwe kwakuuma omwoyo gwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wampa obulamu era n'onjagala. Olabiridde bulungi obulamu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wampa obulamu n'okuganja, N'okujja kwo gye ndi kwe kwakuuma omwoyo gwange.