Job 10:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nti bwe mba nkoze ekibi, ontunuulira; toganya kibi kyange kusigala nga tekibonerezeddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa nyonoona, ondaba era tewandindese n’otombonereza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnyonoona, oneetegereza, Era tolinziggyako butali butuukirivu bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nkola ekibi, onneetegereza, Era tolikinsonyiwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnyonoona, kale oneetegereza, So tolinziyako butali butuukirivu bwange.