Job 10:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe neewanika, onjigga ng'omwana gw'empologoma, n'oyoleka amaanyi go ageewuunyisa ku nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mba ng’asituka, n’onjigga ng’empologoma, era n’onnumba n’amaanyi go amangi ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe negulumiza olw'ekyo kye mba nkoze, onjigga ng'empologoma. Era n'okola eby'amagero okunnumya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nkola eky'okwenyumiririzaamu obeera ng'empologoma n'onjigga. Okola n'ekyamagero okunnumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omutwe gwange bwe gwegulumiza, onjigganya ng'empologoma: Era nate weeraga ow'ekitalo gye ndi.