Job 10:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wanzigyira ki mu lubuto? Singa nno nafa nga tennaba liiso lindaba!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kale lwaki wanziggya mu lubuto lwa mmange? Wandindese nga tewannabaawo liiso lyonna lindabyeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale lwaki waleka ne nzaalibwa? Nnandifudde nga tewannaabaawo n'omu andabako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Kale lwaki waleka ne nzaalibwa? Nandifudde nga tewannaabawo n'omu andabako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kiki ekyakunziyisa mu lubuto? Nanditadde omukka, so tewandibaddewo liiso eryandindabye: