Job 10:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nno saabererawo ddala, oba singa olwava mu lubuto ne ntwalibwa mu ntaana!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa satondebwa, oba singa natwalibwa butereevu okuva mu lubuto ne nzikibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnandibadde ng'atabangawo; Okuva mu lubuto, bandiziikiddewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwandivudde mu lubuto ne banziikirawo, ne mba ng'atabangawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nandibadde ng'atabangawo; Nandisituliddwa okuva mu lubuto okuntwala mu ntaana.