Job 10:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ensi ey'ekizikiza ekikutte be zigizigi, ey'ekisiikirize ky'olumbe n'obutabangufu, ekitangaala gye kyaka naye ne kiba ng'ekizikiza.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
y’ensi ey’ekizikiza ekikutte, eyeekisiikirize eky’ebuziba era n’okutabukatabuka, ng’omusana gwayo guli nga ekizikiza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi ey'ekisiikirize n'obutabangufu, Ensi ey'ekisiikirize eky'okufa awatali kuteekateeka, Era ekitangaala kyayo kiri ng'ekizikiza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi ey'ekisiikirize n'obutabangufu ekitangaala gye kiri ng'ekizikiza.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi ey'ekizikiza ekikutte, ng'ekizikiza kyennyini bwe kiri; Ensi ey'ekisiikirize eky'okufa awatali kuteekateeka, Era omusana gwayo guliŋŋanga ekizikiza.