Job 10:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso g'olina ga mubiri? Olaba ng'omuntu bw'alaba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso go ga mubiri? Olaba ng’omuntu bw’alaba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gwe olina amaaso nga ag'omuntu? Ggwe olaba ng'omuntu bwa laba?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe ebintu obiraba ng'omuntu bw'abiraba? Oba obitegeera ng'abantu bwe babitegeera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olina amaaso ag'omubiri, Oba ggwe olaba ng'abantu bwe balaba?