Job 10:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku zo ziri ng'ez'omuntu, n'emyaka gyo giri ng'egigye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennaku zo zisinga ez’omuntu, n’emyaka gyo gisinga egy’omuntu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku zo ziriŋŋaanga ez'abantu? Oba emyaka gyo giri ng'egy'omuntu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennaku z'owangaala ziri ng'ez'abantu abafa? Oba emyaka gy'obulamu bwo giri ng'egy'omuntu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku zo ziriŋŋanga ennaku ez'abantu, Oba emyaka gyo ng'ennaku ez'abantu,