Job 10:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
sso ng'omanyi siriiko musango era nga mpaawo ayinza kunnunula mu mikono gyo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
newaakubadde ng’omanyi nti sirina musango era nga tewali n’omu ayinza kunzigya mu mukono gwo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Newakubadde ng'omanyi nga siriiko musango, So tewali n'omu ayinza okumponya mu mukono gwo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde omanyi nga siriiko kye nvunaanibwa, tewali ayinza kumponya ng'anzigya mu mikono gyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Newakubadde ng'omanyi nga ssiri mubi; So tewali ayinza okuwonya mu mukono gwo?