Job 10:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola, kati oneefuula n'onsanyaawo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola. Ate kaakano onookyuka okunsanyaawo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola Ate kaakano onkyukidde okunzikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Ggwe wennyini ggwe wammumba n'emikono gyo n'onteekawo. Ate kaakano onkyukidde okunsaanyaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola Wamu eruuyi n'eruuyi; naye onzikiriza.