Job 10:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Jjukira nti wammumba ng'ebbumba, kati ate oyagala onzizeeyo mu nfuufu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Jjukira nti wammumba ng’ebbumba, ate kaakano onoonfuula ng’enfuufu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkwegayiridde, jjukira nga wammumba mu bbumba, Era onoonsekula onzizeeyo nate mu nfuufu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjukira nga wammumba mu bbumba. Ononsekula onzizeeyo mu nfuufu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkwegayiridde, jjukira nga wammumba ng'ettaka; Era olinziza nate mu nfuufu?