Job 11:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo amaaso go oligayimusa awatali nsonyi, oliba munywevu, togenda kutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
olwo onoositula omutwe n’obwenyi bwo nga tokwatibwa nsonyi, era oyimirire ng’oli munywevu awatali kutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale onooyimusanga maaso go nga tolina musango. Era onoobanga n'emirembe nga tolina ky'otya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onootunulanga nga teweebwalabwala. Onoobanga n'emirembe nga tolina ky'otya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale toolemenga kuyimusa maaso go awatali bbala; Weewaawo, onootereeranga so tootyenga: