Job 11:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olyerabira ennaku yo, oligijjukira ng'amazzi agaakuluggusse ne gagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mazima ddala ojja kwerabira emitawaana gyo, olijjukira bujjukizi ng’amazzi agaayita edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga oneerabiranga ennaku ze walaba; Onoozijjukiranga ng'amazzi agakulukuse ne gagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga olyerabira ennaku yo, nga bwe weerabira amazzi agakulukuse ne gagenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga oneerabiranga ennaku ze walaba; Onoozijjukiranga ng’amazzi agayiseewo: