Job 11:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obulamu bwo buliba butangaavu n'okusinga ettuntu, n'enzikiza erifuuka ng'obudde obukedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obulamu bujja kwaka okusinga omusana ogw’omu ttuntu, n’ekizikiza kijja kufuuka ng’obudde obw’oku nkya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'obulamu bwo bulyakaayakana okusinga omusana ogw'omuttuntu. Ne kiseera kya bwo obw'ekizikiza, bunaabanga ekitangaala eky'oku makya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwo bulyakaayakana okusinga omusana ogw'ettuntu. Ekiseera kyabwo eky'ekizikiza kirifuuka ekitangaala eky'oku makya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'obulamu bwo bunaatangalanga okusinga ettuntu; Newakubadde nga waliwo ekizikiza, bunaabanga ng’obw'enkya.